Add parallel Print Page Options

(A)n’alyoka abuleetera batabani ba Alooni, bakabona. Kabona anaayoolanga olubatu lw’obuwunga obulimu amafuta ag’omuzeeyituuni n’obubaane, n’abwokya mu kyoto ng’ekijjukizo, nga kye kiweebwayo ekyokeddwa mu muliro ne kivaamu evvumbe eddungi erisanyusa Mukama.

Read full chapter

and take it to Aaron’s sons the priests. The priest shall take a handful of the flour(A) and oil, together with all the incense,(B) and burn this as a memorial[a] portion(C) on the altar, a food offering,(D) an aroma pleasing to the Lord.(E)

Read full chapter

Footnotes

  1. Leviticus 2:2 Or representative; also in verses 9 and 16

18 (A)endiga yonna ogyokere ku kyoto. Ekyo ky’ekiweebwayo eri Mukama ekyokye, eky’akawoowo akasanyusa, nga kiweebwayo ku muliro eri Mukama.

Read full chapter

18 Then burn the entire ram on the altar. It is a burnt offering to the Lord, a pleasing aroma,(A) a food offering presented to the Lord.

Read full chapter

15 (A)Kabona anaayoolanga olubatu lw’obuwunga obulungi obw’ekiweebwayo eky’emmere y’empeke n’amafuta gaako ag’omuzeeyituuni n’obubaane bwonna, ebiri ku kiweebwayo ekyo, n’akyokya ku kyoto nga kye kitundu eky’ekijjukizo kyakyo, ne kivaamu evvumbe eddungi erisanyusa Mukama.

Read full chapter

15 The priest is to take a handful of the finest flour and some olive oil, together with all the incense(A) on the grain offering,(B) and burn the memorial[a] portion(C) on the altar as an aroma pleasing to the Lord.

Read full chapter

Footnotes

  1. Leviticus 6:15 Or representative