Add parallel Print Page Options

20 (A)Amaanyi gammwe ganaabafanga busa, kubanga ettaka lyammwe teriivengamu mmere yaalyo, wadde emiti egy’omu nsi yammwe okubala ebibala byagyo.

Read full chapter

38 (A)Onoosiganga ensigo nnyingi mu nnimiro yo, kyokka onookungulangamu katono, kubanga enzige zinaalyanga ebibala byo byonna.

Read full chapter

15 (A)Olisiga naye tolikungula,
    oligezaako okusogola emizeeyituuni weggyiremu amafuta naye tolifuna mafuta gamala kusaabako,
    olisogola emizabbibu naye toliggyamu kyakunywa.

Read full chapter

(A)Musimbye bingi naye ne mukungula bitono; mulya naye temukkuta; munywa naye ennyonta tebaggwaako; mwambala naye temubuguma; mukolera empeera naye ze mukoze muziteeka mu nsawo ejjudde ebituli.”

Read full chapter

26 Natunula, era laba, ensi ey’ebibala ebingi ng’efuuse ddungu,
    era n’ebibuga byayo byonna nga byonoonese, mu maaso ga Mukama,
    olw’obusungu bwe obungi.

Read full chapter