Add parallel Print Page Options

20 (A)Naye omuntu atali mulongoofu bw’anaalyanga ku nnyama ey’ekiweebwayo eri Mukama olw’emirembe, anaaboolebwanga nga takyabalirwa mu bantu ba Mukama.

Read full chapter

20 But if anyone who is unclean(A) eats any meat of the fellowship offering belonging to the Lord, they must be cut off from their people.(B)

Read full chapter

21 (A)Era omuntu yenna bw’anaakwatanga ku kintu ekitali kirongoofu, obanga kivudde mu muntu oba mu nsolo, oba ekintu kyonna ekikyayibwa ekitali kirongoofu, ate n’alya ku nnyama y’ekiweebwayo eri Mukama olw’emirembe, omuntu oyo anaaboolebwanga, nga takyabalirwa mu bantu ba Mukama.’ ”

Read full chapter

21 Anyone who touches something unclean(A)—whether human uncleanness or an unclean animal or any unclean creature that moves along the ground[a]—and then eats any of the meat of the fellowship offering belonging to the Lord must be cut off from their people.’”

Read full chapter

Footnotes

  1. Leviticus 7:21 A few Hebrew manuscripts, Samaritan Pentateuch, Syriac and Targum (see 5:2); most Hebrew manuscripts any unclean, detestable thing

13 (A)Buli anaakwatanga ku mulambo gw’omuntu n’ateelongoosa, anaabanga ayonoonye ennyumba ya Mukama Katonda. Omuntu oyo anaagobwanga mu Isirayiri. Kubanga teyamansirwako mazzi agalongoosa, anaabeeranga atali mulongoofu; obutali bulongoofu bwe bunaamusigalangako.

Read full chapter

13 If they fail to purify themselves after touching a human corpse,(A) they defile the Lord’s tabernacle.(B) They must be cut off from Israel.(C) Because the water of cleansing has not been sprinkled on them, they are unclean;(D) their uncleanness remains on them.

Read full chapter