Ebyabaleevi 27:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)Bw’anaabanga omwana ng’ali wakati w’omwezi gumu n’emyaka etaano, onoomusaliranga sekeri ttaano[a] eza ffeeza nga mulenzi, naye omuwala sekeri za ffeeza ssatu[b].
Read full chapter
Okuva 30:13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
13 (A)Buli abalibwa ne yeegatta ku bamaze okubalibwa, anaawaangayo gulaamu mukaaga eri Mukama, ng’okubala okw’Awatukuvu okutongole bwe kuli. Sekeri emu yenkanankana ne gera amakumi abiri. Gulaamu omukaaga zinaaweebwangayo ng’ekiweebwayo eri Mukama.
Read full chapter
Ebyabaleevi 27:25
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
25 (A)Buli muwendo ogubalirirwa guneesigamizibwanga ku sekeri z’Awatukuvu, nga gera[a] amakumi abiri zivaamu sekeri emu.
Read full chapterFootnotes
- 27:25 gera yenkanankana gulaamu lukaaga
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.