Add parallel Print Page Options

Okwemulugunya kwa Isirayiri

26 (A)“Naye ate ne mutayambuka, ne mujeemera ekiragiro kya Mukama Katonda wammwe.

Read full chapter

Ennyana eya Zaabu

Ojjukiranga, era tosaana kwerabiranga, nga bwe wasunguwaza Mukama Katonda wo ng’oli mu ddungu. Okuviira ddala ku lunaku lwe wava mu nsi ey’e Misiri mubadde mujeemera Mukama n’okutuusa lwe mutuuse mu kifo kino.

Read full chapter

23 (A)Era Mukama bwe yabasindika okuva e Kadesubanea, yabagamba nti, “Mwambuke mwetwalire ensi gye mbawadde.” Naye ne mujeemera ekiragiro kya Mukama Katonda wammwe. Temwamwesiga wadde okumugondera.

Read full chapter

24 (A)Kasookedde mbamanya, ebbanga eryo lyonna mubadde mujeemera Mukama Katonda.

Read full chapter

21 (A)Laba, Mukama Katonda wo akuwadde ensi. Kale, yambuka ogyetwalire nga Mukama Katonda wa bajjajjaabo bwe yakugamba. Totya, so toggwaamu maanyi.”

Read full chapter

18 (A)Naye amawanga ago togatyanga; ojjukiranga Mukama Katonda wo kye yakola Falaawo ne Misiri yonna.

Read full chapter

Amateeka g’Olutalo

20 (A)Bw’onoobanga ogenze okutabaala abalabe bo, n’olaba embalaasi n’amagaali n’eggye eddene okukira eriryo, tobatyanga; kubanga Mukama Katonda wo, eyakuggya mu nsi y’e Misiri, anaabanga naawe.

Read full chapter