Add parallel Print Page Options

14 (A)Kyokka abakazi n’abaana abato, n’ebisibo by’ensolo, n’ebintu byonna ebinaabanga mu kibuga omwo, onoobyetwaliranga ng’omunyago gwo. Era onookozesanga nga bw’onooyagalanga omunyago gwonna ogunaavanga mu balabe bo Mukama Katonda wo gw’anaabanga akuwadde.

Read full chapter

27 (A)Omunyago gugabanyeemu mu bitundu bibiri: eky’abatabaazi abaalwana olutalo n’ekyabaasigala mu kibiina.

Read full chapter

27 (A)Benyamini musege ogunyaga,
    mu makya alya omuyiggo,
    mu kawungeezi n’agaba omunyago.

Read full chapter

16 (A)N’abakulembera n’abatwalayo, era laba, nga basaasaanye mu kifo kyonna ku ttale, nga balya, nga banywa, nga bazina olw’omunyago omunene gwe baggya mu nsi ey’Abafirisuuti, ne mu nsi ya Yuda.

Read full chapter

Oyazizza eggwanga,
    obongedde essanyu,
basanyukira mu maaso go ng’abantu bwe basanyuka mu biseera eby’amakungula,
    ng’abasajja bwe basanyuka nga bagabana omunyago.[a]

Read full chapter

Footnotes

  1. 9:3 Kino kyogera ku Gidyoni bwe yawanguka Abamidiyaani