Añadir traducción en paralelo Imprimir Opciones de la página

Eddembe ery’Obwebange ery’Omwana Omubereberye

15 (A)Omusajja bw’anaabanga n’abakazi babiri, omu nga muganzi naye omulala nga mukyawe, bombi ne bamuzaalira abaana aboobulenzi, naye ng’omwana omubereberye ye w’omukyawe; 16 (B)bw’anaabanga agabira batabani be abo ebintu bye mu ddaame lye, takkirizibwenga kuyisa mwana wa muganzi ng’omubereberye, singa omwana w’omukyawe ye mubereberye. 17 (C)Anaasaaniranga okukkiriza nti omwana w’omukyawe ye mubereberye, era anaamuwanga emiteeko ebiri egy’ebintu bye byonna by’alina, kubanga oyo ge maanyi ga kitaawe amabereberye. Ye nannyini ddembe ery’obwebange ery’omwana omubereberye.

Read full chapter

The Right of the Firstborn

15 If a man has two wives,(A) and he loves one but not the other, and both bear him sons but the firstborn is the son of the wife he does not love,(B) 16 when he wills his property to his sons, he must not give the rights of the firstborn to the son of the wife he loves in preference to his actual firstborn, the son of the wife he does not love.(C) 17 He must acknowledge the son of his unloved wife as the firstborn by giving him a double(D) share of all he has. That son is the first sign of his father’s strength.(E) The right of the firstborn belongs to him.(F)

Read full chapter

36 (A)Waaliwo nnabbi omukazi, ayitibwa Ana, muwala wa Fanweri, ow’omu kika kya Aseri, era nga mukadde nnyo, eyafumbirwa nga muwala muto n’amala ne bba emyaka musanvu gyokka, bba n’afa,

Read full chapter

36 There was also a prophet,(A) Anna, the daughter of Penuel, of the tribe of Asher. She was very old; she had lived with her husband seven years after her marriage,

Read full chapter