Add parallel Print Page Options

Omuntu bw’awolanga munne n’amusaba omusingo, oba akakalu, tamuggyangako lubengo oba enso ng’omusingo oba akakalu, kubanga mu musingo ng’ogwo, aba atwaliddemu obulamu bwa munne.

Read full chapter

Do not take a pair of millstones—not even the upper one—as security for a debt, because that would be taking a person’s livelihood as security.(A)

Read full chapter

10 Bw’owolanga munno ekintu eky’engeri yonna, toyingiranga mu nnyumba ya munno oyo okunonamu omusingo.

Read full chapter

10 When you make a loan of any kind to your neighbor, do not go into their house to get what is offered to you as a pledge.(A)

Read full chapter

12 Gw’owoze bw’anaabanga omwavu, ekyambalo ky’anaabanga akuwadde ng’omusingo, tosulanga nakyo.

Read full chapter

12 If the neighbor is poor, do not go to sleep with their pledge(A) in your possession.

Read full chapter

17 (A)Bannamawanga b’onoobeeranga nabo, n’abaana bamulekwa, obasaliranga emisango gyabwe n’obwenkanya, era totwalanga kyambalo kya nnamwandu ng’omusingo.

Read full chapter

17 Do not deprive the foreigner or the fatherless(A) of justice,(B) or take the cloak of the widow as a pledge.

Read full chapter