Add parallel Print Page Options

49 (A)Mukama alikuleetera eggwanga eririva ewala ennyo, ku nkomerero y’ensi, ne likulumba, nga likukkako ng’empungu bw’eva waggulu n’ekka n’amaanyi ku nsi; liriba eggwanga ng’olulimi lwalyo tolutegeera.

Read full chapter

26 (A)Era aliyimusiza eggwanga eriri ewala bbendera,
    alibakoowoola ng’asinziira ku nkomerero y’ensi,
era laba,
    balyanguwako okujja.[a]

Read full chapter

Footnotes

  1. 5:26 Abalirumba baliba Basuuli.

16 (A)“Labula amawanga nti ajja:
    kirangirirwe mu Yerusaalemi nti,
‘Abalabe bajja okuva mu nsi ey’ewala nga bayimba ennyimba ez’entalo
    nga balumba ebibuga bya Yuda.

Read full chapter

11 (A)Weewaawo, Katonda alyogera eri abantu abo
    n’emimwa emigenyi mu lulimi olugwira,

Read full chapter