Add parallel Print Page Options

36 (A)Mukama Katonda alisalira abantu omusango mu bwenkanya,
    alisaasira abaweereza be,
bw’aliraba ng’amaanyi gonna gabaweddemu,
    omuddu n’ow’eddembe nga tewasigadde n’omu.

Read full chapter

(A)Awo Yekoyakaazi ne yegayirira Mukama, Mukama n’amuwulira, era n’alaba okucocca, kabaka w’e Busuuli kwe yacoccanga Isirayiri.

Read full chapter

41 (A)Baalaajana naye tewaali yabawonya;
    ne bakaabirira Mukama, naye n’atabaddamu.

Read full chapter

11 (A)Tobeera wala nange,
    kubanga emitawaana ginsemberedde,
    ate nga tewali mulala n’omu asobola kunnyamba.

Read full chapter

12 Kubanga anaawonyanga eyeetaaga bw’anaamukoowoolanga,
    n’omwavu ne kateeyamba ataliiko mwasirizi.

Read full chapter

12 (A)Baakozesebwa emirimu egy’amaanyi, emitima gyabwe ne gijjula obuyinike;
    baagwanga wansi, naye nga tebalina abasitulawo.

Read full chapter

(A)Natunula naye nga tewali n’omu ayinza kunnyamba,
    newuunya okulaba nga tewaali n’omu ayinza kunkwatirako.
Kale omukono gwange ne gundeetera obuwanguzi,
    era obusungu bwange ne bunnyweza.

Read full chapter

(A)Mu nnaku ez’okubonaabona kwe ng’asagaasagana,
    Yerusaalemi ajjukira ebintu eby’omuwendo byonna
    bye yalinanga mu nnaku ez’edda.
Abantu be bwe baagwa mu mikono gy’omulabe,
    tewaali n’omu amubeera;
abalabe be ne bamutunuulira
    ne bamusekerera olw’okugwa kwe.

Read full chapter