Add parallel Print Page Options

42 (A)Obusaale bwange ndibutamiiza omusaayi,
    n’ekitala kyange kirirya ennyama,
n’omusaayi gw’abattiddwa n’abawambiddwa,
    n’ogw’emitwe egy’abakulembeze b’abalabe.

Read full chapter

10 (A)Naye olunaku olwo lwa Mukama, Mukama Katonda ow’Eggye,
    olunaku olw’okuwalanirako eggwanga, olw’okusalira abalabe omusango.
Ekitala kijja kulya nga kimaliddwa,
    okutuusa nga kyemazeeko ennyonta y’omusaayi.
Kubanga Mukama, Mukama Katonda ow’Eggye,
    alibawaayo babeere ng’ekiweebwayo mu nsi ey’obukiikakkono ku Mugga Fulaati.

Read full chapter

14 (A)“Langirira kino mu Misiri, era okyogere e Migudooli;
    kirangirire e Tapaneese ne Noofu nti,
‘Muyimirire mu bifo byammwe mwetegeke
    kubanga ekitala kirya abo ababeetoolodde.’

Read full chapter