Add parallel Print Page Options

Omuntu Omugabi

24 Omuntu agaba obuteerekereza, yeeyongera bweyongezi kugaggawala;
    naye akwatirira kye yandigabye, yeeyongera kwavuwala.

Read full chapter

24 One person gives freely, yet gains even more;
    another withholds unduly, but comes to poverty.

Read full chapter

25 (A)Omuntu agaba anagaggawalanga,
    n’oyo ayamba talibulako amuyamba.

Read full chapter

25 A generous(A) person will prosper;
    whoever refreshes others will be refreshed.(B)

Read full chapter

(A)Omuntu omugabi anaabanga n’omukisa,
    kubanga emmere ye agirya n’abaavu.

Read full chapter

The generous will themselves be blessed,(A)
    for they share their food with the poor.(B)

Read full chapter

(A)Temubuzibwabuzibwanga, Katonda tasekererwa, kubanga omuntu ky’asiga era ky’alikungula.

Read full chapter

Do not be deceived:(A) God cannot be mocked. A man reaps what he sows.(B)

Read full chapter

(A)Kale tulemenga okuterebuka mu kukola obulungi, kubanga oluvannyuma tulikungula emikisa, bwe tutaggwaamu maanyi.

Read full chapter

Let us not become weary in doing good,(A) for at the proper time we will reap a harvest if we do not give up.(B)

Read full chapter