Add parallel Print Page Options

(A)Omuntu asanyuka olw’ebirungi ebiva mu bibala bya kamwa ke,
    naye atali mwesigwa yeegomba kuleeta ntalo.

Read full chapter

23 (A)Okuddamu obulungi kisanyusa,
    era kirungi ekigambo ekirungi okujjira mu kiseera ekituufu.

Read full chapter

20 (A)Omuntu anakkutanga ebigambo ebiva mu kamwa ke;
    ebibala ebijjula akamwa ke bye binamukkusanga.

Read full chapter

10 (A)Gamba abatuukirivu nti bo tebaabeeko mutawaana,
    kubanga baakuwoomerwa ebibala by’ebikolwa byabwe.
11 (B)Zisanze abakozi b’ebivve! Banaatuuka mu kuzikirira!
Balisasulibwa emikono gyabwe kye gikoze.

Read full chapter