Add parallel Print Page Options

17 Omukwano ogw’amagezi guba gwa lubeerera,
    era owooluganda yeesigibwa mu biro eby’ennaku.

Read full chapter

13 (A)Tewali kwagala kusinga okw’omuntu awaayo obulamu bwe olwa mikwano gye. 14 (B)Muba mikwano gyange bwe mukola bye mbalagira. 15 (C)Olwo nga sikyabayita baddu, kubanga omuddu tamanya bifa ku mukama we. Kaakano mmwe muli mikwano gyange, kubanga mbategeezezza byonna Kitange bye yaŋŋamba.

Read full chapter