Add parallel Print Page Options

20 (A)Omwenge mukudaazi, ekitamiiza muleekaanyi,
    era buli alaga mu kkubo ekyamu olw’ebyo talina magezi.

Read full chapter

16 (A)Zikusanze gw’ensi kabaka bw’aba nga yali muddu,
    nga n’abalangira bakeera kwetamiirira!
17 (B)Olina omukisa gw’ensi kabaka wo bw’aba nga wa lulyo lulangira,
    ate nga n’abalangira bo bamanyi ekiseera eky’okuliiramu,
    olw’okufuna amaanyi so si lwa kutamiira.

Read full chapter

22 (A)Zibasanze abo abazira mu kunywa omwenge
    era mu kutabula ekitamiiza,

Read full chapter