Add parallel Print Page Options

Emikisa Egiva mu kuba n’amagezi

(A)Mwana wange, teweerabiranga bintu bye nakuyigiriza,
    era okuumanga ebiragiro byange mu mutima gwo,

Read full chapter

Okulabula ku Bwenzi

(A)Mutabani, ossangayo omwoyo eri ebiragiro byange,
    era owulirizanga bulungi ebigambo byange eby’amagezi,
olyoke oyige okusalawo okw’amagezi,
    era akamwa ko kavengamu eby’obutegevu.
(B)Kubanga emimwa gy’omukazi omwenzi gitonnya omubisi gw’enjuki,
    n’ebigambo bye biweweevu okusinga omuzigo;
(C)naye enkomerero ya byonna, akaawa ng’omususa
    era asala ng’ekitala eky’obwogi obubiri.
(D)Ebigere bye bituuka mu kufa,
    ebisinde bye biraga emagombe.
(E)Tafaayo ku kkubo lya bulamu,
    amakubo ge gaakyamakyama dda, naye nga takimanyi.

Read full chapter

21 (A)Kubanga ntambulidde mu makubo ga Mukama,
    ne sikola kibi eri Katonda wange.

Read full chapter

(A)yanjigiriza n’aŋŋamba nti, “Ebigambo byange bikuumenga ku mutima gwo,
    kuuma ebiragiro byange obeere mulamu.

Read full chapter