Add parallel Print Page Options

(A)Buli kigambo kya Katonda kya mazima,
    era aba ngabo eri abo abamwesiga.
(B)Toyongeranga ku bigambo bye,
    alemenga okukunenya naawe olabike ng’omulimba.

Read full chapter

11 (A)Kubanga Mukama Katonda ye njuba yaffe era ye ngabo yaffe;
    atuwa emikisa gye awamu n’ekitiibwa;
tewaliiwo kirungi na kimu ky’ataawa
    abo abatambulira mu makubo ge nga tebaliiko kyakunenyezebwa.

Read full chapter