Add parallel Print Page Options

13 (A)Okutya Mukama kwe kukyawa ekibi;
    nkyawa amalala n’okwemanya,
    n’obuteeyisa bulungi n’enjogera ey’obubambaavu.

Read full chapter

(A)Naye Mukama n’agamba Samwiri nti, “Totunuulira nfaanana ye wadde obuwanvu bwe, kubanga si gwe nnonze. Mukama tatunuulira ebyo abantu bye batunuulira. Abantu batunuulira bya kungulu naye Mukama atunuulira bya mu mutima.”

Read full chapter

39 (A)Osonyiwenga era okolenga buli muntu ng’ebikolwa bye bwe biri, kubanga ggwe wekka ggwe omanyi, emitima gy’abantu bonna,

Read full chapter

(A)Amakubo g’omuntu gonna gaba matuufu mu maaso ge ye,
    naye Mukama y’apima ebigendererwa.

Read full chapter

11 (A)Odduukiriranga n’owonya abo abatwalibwa okuttibwa,
    n’abo abali ku njegoyego z’okuttibwa, obawonye okuttirwa obwemage.
12 (B)Bw’ogambanga nti, “Laba kino twali tetukimanyi,”
    oyo akebera emitima aba talaba?
Oyo akuuma obulamu bwo takimanyi?
    Talisasula buli muntu ng’omulimu gwe bwe guli?

Read full chapter