Engero 11:14
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
14 (A)Awatali kuluŋŋamizibwa eggwanga lidobonkana,
naye abawi b’amagezi abangi baleeta obuwanguzi.
Engero 20:18
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
18 (A)Kola entegeka nga weebuuza ku magezi,
bw’oba onoolangirira olutalo sooka weebuuze.
Lukka 14:31
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
31 “Oba kabaka ki agenda okulwana ne kabaka omulala amulumba, tamala kutuula n’abalirira obanga n’abaserikale omutwalo ogumu b’alina, asobola okulwanyisa kabaka omulala ajja okumulumba n’abaserikale emitwalo ebiri?
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.