Font Size
Engero 14:13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Engero 14:13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
13 (A)Enseko zandibaawo naye ng’omutima gujjudde ennaku,
era n’enkomerero y’essanyu eyinza okufuuka obuyinike.
Omubuulizi 7:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Omubuulizi 7:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)Okuseka kw’abasirusiru
kuli ng’okutulikatulika kw’amaggwa agali mu muliro gw’entamu[a];
na kino nakyo butaliimu.
Footnotes
- 7:6 Amaggwa bwe gaba gookebwa, gatulikatulika, ne gavaamu n’omukka, kyokka ebbugumu ly’omuliro gwago tegubugumya bagwota mu biseera eby’obutiti.
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.