Add parallel Print Page Options

17 (A)“Oba singa ndeeta ekitala ku nsi eyo ne njogera nti, ‘Leka ekitala kiyite mu nsi yonna,’ ne nzita abantu baamu n’ensolo zaabwe,

Read full chapter

17 “Or if I bring a sword(A) against that country and say, ‘Let the sword pass throughout the land,’ and I kill its people and their animals,(B)

Read full chapter

20 (A)Awo Sawulo n’abasajja be ne beekuŋŋaanya ne bagenda mu lutalo, ne basanga ng’Abafirisuuti balwanagana bokka ne bokka, nga bafumitagana ebitala.

Read full chapter

20 Then Saul and all his men assembled and went to the battle. They found the Philistines in total confusion, striking(A) each other with their swords.

Read full chapter

23 (A)Abasajja ba Amoni n’aba Mowaabu ne bagolokokera ku basajja ab’oku Lusozi Seyiri ne babazikiriza, era bwe baamala okubazikiriza, ne bakyukiragana ne battiŋŋana.

Read full chapter

23 The Ammonites(A) and Moabites rose up against the men from Mount Seir(B) to destroy and annihilate them. After they finished slaughtering the men from Seir, they helped to destroy one another.(C)

Read full chapter

22 (A)Ndisulika entebe ez’obwakabaka ne nzigyawo obuyinza bw’obwakabaka obunnaggwanga. Ndiwamba amagaali n’abavuzi baago, n’embalaasi na buli abazeebagala, balittibwa baganda baabwe.

Read full chapter

22 I will overturn(A) royal thrones and shatter the power of the foreign kingdoms.(B) I will overthrow chariots(C) and their drivers; horses and their riders(D) will fall, each by the sword of his brother.(E)

Read full chapter