Add parallel Print Page Options

16 (A)atanyigiriza muntu yenna
    newaakubadde okusaba amagoba ku bbanja lye yawola,
atabba, naye agabira emmere abayala
    n’abali obwereere
    n’abambaza.

Read full chapter

11 (A)Yokaana n’abaddamu ng’agamba nti, “Alina ekkooti ebbiri, emu agigabire atalina, n’oyo alina emmere aweeko oyo atalina kyakulya.”

Read full chapter

(A)Muleke aba Mowaabu abajja bagobebwa babeere nammwe.
    Mubataakirize oyo ayagala okubamalawo.”

Omujoozi bw’aweddewo,
    n’okubetentebwa ne kuggwaawo;
    omulumbaganyi aliggwaawo mu nsi.

Read full chapter

(A)Temwerabiranga kusembeza bagenyi, kubanga waliwo abaasembeza bamalayika nga tebagenderedde.

Read full chapter

19 (A)Obanga nnali ndabye omuntu yenna ng’afa olw’okubulwa ebyambalo,
    oba ali mu kwetaaga atalina kye yeebikka;
20 mpozzi omutima gwe, gwe gutansiima,
    olw’okumubugumya n’ebyoya by’endiga zange;

Read full chapter

36 (A)nnali bwereere ne munnyambaza, nnali mulwadde ne munnambula, nnali mu kkomera ne mujja okundaba.’

Read full chapter

14 (A)Labbaani n’agamba nti, “Mazima oli ggumba lyange, era nnyama ya mubiri gwange! N’abeera naye omwezi mulamba.”

Read full chapter

31 (A)Awo kabona eyali tategedde n’ajjira mu kkubo eryo, naye bwe yatuuka ku musajja ng’agudde awo ku kkubo n’amwebalama bwebalami n’amuyitako. 32 Omuleevi naye yamutuukako n’amulaba, n’adda ku ludda olulala olw’oluguudo, n’amuyitako buyisi

Read full chapter