Add parallel Print Page Options

14 (A)“Naye wakati mu ebyo byonna, ne yeeyongeranga mu bwamalaaya bwe; n’alaba ebifaananyi eby’abasajja ebyasiigibwa ku bisenge, n’ebifaananyi eby’Abakaludaaya ebyatonebwa mu langi emyufu, 15 nga beesibye enkoba mu biwato, nga beesibye n’ebiremba ku mitwe, bonna nga bafaanana ng’abakungu ba Babulooni abavuga amagaali ab’omu nsi ey’Abakaludaaya. 16 Awo olwatuuka, n’abeegomba, n’abatumira ababaka mu Bukaludaaya. 17 Era Abababulooni ne bajja gy’ali, ne beebaka naye, era mu kwegomba kwe ne bamwonoona. Bwe baamusobyako n’abaviira, nga yeetamiddwa.

Read full chapter

14 “But she carried her prostitution still further. She saw men portrayed on a wall,(A) figures of Chaldeans[a] portrayed in red,(B) 15 with belts(C) around their waists and flowing turbans on their heads; all of them looked like Babylonian chariot officers, natives of Chaldea.[b] 16 As soon as she saw them, she lusted after them and sent messengers(D) to them in Chaldea.(E) 17 Then the Babylonians(F) came to her, to the bed of love, and in their lust they defiled her. After she had been defiled by them, she turned away from them in disgust.(G)

Read full chapter

Footnotes

  1. Ezekiel 23:14 Or Babylonians
  2. Ezekiel 23:15 Or Babylonia; also in verse 16