Add parallel Print Page Options

15 (A)“Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda eri Ttuulo nti, Ebifo ebiri ku lubalama lw’ennyanja tebirikankana olw’okubwatuka olw’okugwa kwo, abaliba balumizibbwa bwe balisinda, n’abalala ne battibwa wakati mu ggwe?

Read full chapter

46 (A)Olw’oluyoogaano lw’okuwambibwa kwa Babulooni, ensi erikankana;
    okukaaba kwe kuliwulirwa mu mawanga.

Read full chapter

18 (A)Kaakano olubalama lw’ennyanja
    lukankana ku lunaku olw’okugwa kwo,
era n’ebizinga ebiri mu nnyanja
    bitidde olw’okugwa kwo.’

Read full chapter