Add parallel Print Page Options

27 (A)Obugagga bwo n’ebyamaguzi byo n’ebikozesebwa byo,
    n’abalunnyanja bo,
n’abagoba bo,
    n’abasuubuzi bo n’abaserikale bo bonna
na buli muntu ali ku kyombo balibbira
    wakati mu nnyanja ku lunaku kw’oligwiira ku kabenje.

Read full chapter

(A)Kubanga amawanga gonna gaanywa ku mwenge gw’obwenzi bwe.
    Bakabaka ab’omu nsi bonna baayenda naye.
Era abasuubuzi ab’omu nsi yonna
    bagaggawadde olw’obulamu bwe obw’okwejalabya.”

Read full chapter