Add parallel Print Page Options

(A)kyendiva nkuleetera bannaggwanga ne bakulumba,
    ab’omu mawanga agasinga obukambwe,
ne basowola ebitala byabwe eri obulungi n’amagezi go,
    ne boonoona okumasamasa kwo.

Read full chapter

(A)Ndisaasaanya ennyama ey’omubiri gwo ku nsozi,
    era ndijjuza ebiwonvu amagumba go.

Read full chapter

(A)Ndijjuza ensozi zo abafu, n’abattiddwa ekitala baligwa ku busozi bwo, ne mu biwonvu byo, ne mu migga gyo.

Read full chapter

11 (A)“ ‘Kubanga bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti,

“ ‘Ekitala kya kabaka w’e Babulooni
    kirikutabaala.
12 (B)Nditta enkuyanja y’abantu bo
    n’ekitala eky’abasajja abalwanyi abazira,
    abasingirayo ddala obukambwe mu mawanga gonna.
Balimalawo amalala ga Misiri,
    n’enkuyanja y’abantu be bonna balizikirizibwa.

Read full chapter

14 (A)N’ayogerera mu ddoboozi ery’omwanguka nti, ‘Tema omuti, otemeko n’amatabi gaagwo; okunkumule amalagala gaagwo, osaasaanye n’ebibala byagwo, n’ennyonyi zibuuke zive ku matabi gaagwo.

Read full chapter