Add parallel Print Page Options

30 (A)“Abalangira bonna ab’omu bukiikakkono n’Abasidoni bonna nabo bali eyo; baaziikibwa mu nsonyi n’abattibwa newaakubadde nga baakola eby’entiisa nga be balina obuyinza. Bagalamidde nga si bakomole wamu n’abattibwa n’ekitala, nga balina ensonyi n’abo abakka emagombe.

Read full chapter

27 (A)Obugagga bwo n’ebyamaguzi byo n’ebikozesebwa byo,
    n’abalunnyanja bo,
n’abagoba bo,
    n’abasuubuzi bo n’abaserikale bo bonna
na buli muntu ali ku kyombo balibbira
    wakati mu nnyanja ku lunaku kw’oligwiira ku kabenje.

Read full chapter