Add parallel Print Page Options

12 (A)Kimu kya kusatu ku bantu bo balifa kawumpuli oba bazikirire olw’ekyeya nga bali mu ggwe. Kimu kya kusatu ekirala kirittibwa ekitala ebweru wa bbugwe, ne kimu kya kusatu ekirala ndikisaasaanya eri empewo ne mbagoba n’ekitala ekisowole.

Read full chapter

14 (A)“Kyonoova owa obunnabbi, omwana w’omuntu,
    n’okuba ne mu ngalo.
Leka ekitala kisale emirundi ebiri
    oba emirundi esatu.
Kitala kya kutta,
    okutta okunene,
    nga kibataayiza enjuuyi zonna,

Read full chapter

17 (A)Nange ndikuba mu ngalo,
    n’ekiruyi kyange kirikkakkana.
Nze Mukama njogedde.”

Read full chapter

(A)Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti: kubanga wakuba mu ngalo, n’osambagala n’ebigere, n’osanyuka n’ettima lyonna ery’omutima gwo n’osekerera ensi ya Isirayiri,

Read full chapter