Ezeekyeri 26:15
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
15 (A)“Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda eri Ttuulo nti, Ebifo ebiri ku lubalama lw’ennyanja tebirikankana olw’okubwatuka olw’okugwa kwo, abaliba balumizibbwa bwe balisinda, n’abalala ne battibwa wakati mu ggwe?
Read full chapter
Yeremiya 50:46
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
46 (A)Olw’oluyoogaano lw’okuwambibwa kwa Babulooni, ensi erikankana;
okukaaba kwe kuliwulirwa mu mawanga.
Ezeekyeri 26:18
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
18 (A)Kaakano olubalama lw’ennyanja
lukankana ku lunaku olw’okugwa kwo,
era n’ebizinga ebiri mu nnyanja
bitidde olw’okugwa kwo.’
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.