Firemooni 9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 (A)naye okwagala kwange gy’oli kumpaliriza okukusaba obusabi, nze, Pawulo, kaakano akaddiye, era ali mu kkomera olwa Kristo Yesu;
Read full chapter
Firemooni 23
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Okusiibula
23 (A)Epafula, musibe munnange olw’okubuulira Enjiri ya Kristo Yesu, abalamusizza.
Read full chapter
Abaefeso 3:1
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Omulimu gwa Pawulo mu Baamawanga
3 (A)Nze Pawulo, Kristo Yesu yanfuula omusibe we, nsobole okuyamba mmwe Abaamawanga.
Read full chapter
2 Abakkolinso 1:1
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Okulamusa n’Okwebaza
1 (A)Pawulo omutume wa Kristo Yesu, olw’okusiima kwa Katonda, n’owooluganda Timoseewo, tuwandiikira ekkanisa ya Katonda eri mu Kkolinso awamu n’abatukuvu bonna abali mu Akaya yonna,
Read full chapter
Abafiripi 2:25
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
25 (A)Era ndabye nga kisaanye okubatumira owooluganda Epafuladito mukozi munnange, era mulwanyi munnange, naye ate nga mutume wammwe, omuweereza ow’eby’obwakabona ow’eby’etaago byange,
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.