Add parallel Print Page Options

23 (A)Abafuzi bo bajeemu,
    mikwano gya babbi,
bonna bawoomerwa enguzi,
    era banoonya kuweebwa birabo;
tebayamba batalina ba kitaabwe,
    so n’ensonga za bannamwandu tebazifaako.

Read full chapter

13 (A)“Kubanga okuva ku asembayo wansi okutuusa ku asingayo waggulu,
    buli omu alulunkanira kufuna.
Nnabbi ne kabona bonna
    boogera eby’obulimba.

Read full chapter

(A)Bagaggawalira ku bibi by’abantu bange,
    era basemba okwonoona kwabwe.

Read full chapter

18 Ebyokunywa ne bwe bibaggwaako,
    beeyongera mu bwamalaaya;
    n’abakulembeze baabwe baagala nnyo eby’ensonyi:

Read full chapter

(A)Teweesiga bigambo bino ebibuzaabuza ne mwogera nti, ‘Eno ye yeekaalu ya Mukama, yeekaalu ya Mukama, yeekaalu ya Mukama!’

Read full chapter