Add parallel Print Page Options

    (A)‘Kalino tetwakizikiriza nga Kalukemisi,
ne Kamasi nga Alupaadi,
    ne Samaliya nga Ddamasiko?

Read full chapter

(A)Ebikwata ku Misiri:

Buno bwe bubaka obukwata ku ggye lya Falaawo Neko kabaka w’e Misiri, eryawangulwa e Kalukemisi, Nebukadduneeza kabaka w’e Babulooni lye yakuba mu mwaka ogwokuna ogw’obufuzi bwa Yekoyakimu mutabani wa Yosiya kabaka wa Yuda ku Mugga Fulaati.

Read full chapter

14 (A)N’erinnya ly’ogwokusatu ye Tigiriisi ogukulukutira ku buvanjuba bwa Bwasuli. Ogwokuna ye Fulaati.

Read full chapter