Add parallel Print Page Options

(A)Era balitya bakwatibwe ensonyi olwa Kuusi essuubi lyabwe, n’olwa Misiri ekitiibwa kyabwe.

Read full chapter

16 (A)Misiri talyesigibwa nate abantu ba Isirayiri, naye eriba kijjukizo eky’ekibi kubanga baabakyukira nga banoonya okuyambibwa. Olwo balimanya nga nze Mukama Katonda.’ ”

Read full chapter

(A)Mu nnaku ez’okubonaabona kwe ng’asagaasagana,
    Yerusaalemi ajjukira ebintu eby’omuwendo byonna
    bye yalinanga mu nnaku ez’edda.
Abantu be bwe baagwa mu mikono gy’omulabe,
    tewaali n’omu amubeera;
abalabe be ne bamutunuulira
    ne bamusekerera olw’okugwa kwe.

Read full chapter

(A)“Bw’ati bw’ayogera Mukama, Katonda wa Isirayiri nti, Mugambe kabaka wa Yuda eyabatumye okunnebuuzako nti, ‘Eggye lya Falaawo erizze okubayambako, lijja kuddayo mu nsi yaalyo e Misiri.

Read full chapter