Add parallel Print Page Options

(A)Ensi ekala n’eggwaamu obulamu,
    ensi ekala n’ewuubaala,
    abantu ab’ekitiibwa baggwaamu amaanyi.

Read full chapter

21 (A)Ku lunaku olwo Mukama Katonda alibonereza
    ab’amaanyi abali waggulu mu bwengula,
    ne bakabaka abali wansi ku nsi.

Read full chapter

Olunaku lwa Mukama

(A)“Kubanga, laba, olunaku lujja, lwokya ng’ekikoomi, n’ab’amalala bonna n’abo bonna abakola ebibi baliba bisasiro: ku lunaku lwennyini balyokerwa ddala,” bw’ayogera Mukama ow’Eggye, “obutabalekerawo mulandira newaakubadde ettabi.

Read full chapter

11 (A)Yolesa obusungu bw’ekiruyi kyo
    otunuulire buli wa malala omusse wansi.

Read full chapter