Add parallel Print Page Options

15 (A)Lwaki mulinnyirira abantu bange,
    lwaki mutulugunya abaavu?” bw’ayogera Mukama Katonda Ayinzabyonna.

Read full chapter

21 Newaakubadde mu nnaku ezo, ng’omuntu alisigaza ente emu yokka n’endiga bbiri, 22 naye olw’obungi bw’amata agabivaamu, alirya ku muzigo. Kubanga buli alisigalawo mu nsi alirya muzigo na mubisi gwa njuki.

Read full chapter

21 (A)Era baliyita mu nsi nga beeraliikirira nnyo nga balumwa enjala; era enjala bweriyitirira okubaluma ne banyiiga era nga batunudde waggulu balikolimira kabaka ne Katonda waabwe.

Read full chapter

20 (A)Balimalawo eby’oku mukono ogwa ddyo,
    naye balisigala bayala;
balirya n’eby’oku kkono,
    naye tebalikkuta.
Buli omu alirya ku mubiri gw’ezzadde lye.

Read full chapter

19 (A)Ebintu bino ebibiri bikuguddeko
    ani anaakunakuwalirako?
Okuzika n’okuzikirira, enjala, n’ekitala,
    ani anaakubeesabeesa?

Read full chapter

16 (A)Bwe banaakinywa, bajja kugwa eddalu batagale olw’ekitala kye nnaabasindikamu.”

Read full chapter