Add parallel Print Page Options

26 (A)N’enzigi za Sayuuni zirikaaba ne zikungubaga
    era ekibuga kyennyini kiriba ng’omukazi alekeddwa obwereere ng’atudde mu ttaka.

Read full chapter

13 (A)Alizikiriza emiti gy’omu Lebanooni,[a] emiwanvu emigulumivu,
    n’emivule gyonna egya Basani.

Read full chapter

Footnotes

  1. 2:13 Lebanooni kitundu ekiri mu buvanjuba bwa Yoludaani, ekimanyiddwa olw’emivule gyayo n’ente ennyingi

(A)birimeruka,
    birijaguza nnyo ne biwowogana n’essanyu mu ddoboozi ery’omwanguka.
Ekitiibwa kya Lebanooni kirigiweebwa,
    ekitiibwa kya Kalumeeri ne Saloni;
baliraba ekitiibwa kya Mukama,
    ekitiibwa kya Katonda waffe.

Read full chapter

(A)Ensi ekala n’eggwaamu obulamu,
    ensi ekala n’ewuubaala,
    abantu ab’ekitiibwa baggwaamu amaanyi.

Read full chapter