Add parallel Print Page Options

(A)Genda kaakano, okibawandiikire ku kipande,
    okiwandiike ku mizingo,
kibabeererenga obujulizi
    obw’emirembe n’emirembe mu nnaku ezigenda okujja.

Read full chapter

20 (A)naye bwe munaagaananga ne mujeemanga
    ekitala kinaabalyanga,”
kubanga akamwa ka Mukama ke kakyogedde.

Read full chapter

14 (A)awo olifuna essanyu eriva eri Mukama
    era olitambulira mu bifo by’ensi ebya waggulu
    era ndikuwa obusika bwa kitaawo Yakobo”
Akamwa ka Mukama ke kakyogedde.

Read full chapter