Add parallel Print Page Options

33 (A)Zikusanze ggwe omuzikiriza
    ggwe atazikirizibwanga.
Zikusanze ggwe alya olukwe mu balala,
    ggwe, gwe batalyangamu lukwe,
bw’olirekaraawo okuzikiriza,
    olizikirizibwa.
Bw’olirekeraawo okulya mu balala olukwe,
    balikulyamu olukwe.

Read full chapter

(A)Kubanga bw’ati bw’ayogera Mukama ow’Eggye nti, “Mukama nga bw’ampadde ekitiibwa n’antuma eri amawanga agaabanyaganga, anaabakwatako anaaba akutte ku mmunye ya liiso lye. (B)Kubanga laba ndyolesa omukono gwange gye bali, abaddu baabwe ne babanyaga. Olwo lwe mulimanya nga Mukama ow’Eggye ye yantuma.

Read full chapter

17 (A)Ebikolwa eby’obukambwe bye watuusa ku Lebanooni,
    n’okutta ensolo, birikutiisa.
Osse abantu
    n’ozikkiriza ensi n’ebibuga n’abantu ababibeeramu.

Read full chapter