Add parallel Print Page Options

Ekitala kya Mukama kisaabye omusaayi,
    kiriko amasavu,
omusaayi gw’abaana b’endiga n’embuzi,
    amasavu agava mu nsingo za sseddume.
Mukama alina ekiweebwayo mu Bozula,
    era waliyo n’okuttibwa okw’amaanyi mu Edomu.

Read full chapter

16 (A)Omuliro n’ekitala
    Mukama Katonda by’alibonerezesa abantu bonna,
    n’abo abalisaanyizibwawo baliba bangi.

Read full chapter

“Omwana w’omuntu, wa obunnabbi oyogere nti, ‘Bw’ati bw’ayogera Mukama nti,

“ ‘Ekitala, ekitala, kiwagaddwa
    era kiziguddwa,
10 (A)kiwagaddwa okutta, kiziguddwa, era kimasamasa ng’okumyansa kw’eggulu!
    Tulisanyukira obuyinza bw’omwana wange Yuda?

“ ‘Ekitala kinyooma buli muggo.

Read full chapter

29 (A)“Koowoola abalasi b’obusaale balumbe Babulooni,
    ne bonna abanaanuula omutego.
Mumwetooloole yenna;
    tewaba n’omu awona.
Mumusasule olw’ebikolwa bye byonna;
    mumukole nga bwe yakola banne.
Kubanga yanyooma Mukama,
    Omutukuvu wa Isirayiri.

Read full chapter