Add parallel Print Page Options

19 (A)“Nditeeka akabonero mu bo. Ndiwonyaako abamu mbasindike mu mawanga, e Talusiisi, e Puuli[a], n’e Luudi, abaleega omutego, eri Tubali ne Yavani,[b] mu bizinga eby’ewala, abatawuliranga ttutumu lyange, wadde okulaba ekitiibwa kyange.

Read full chapter

Footnotes

  1. 66:19 Puuli ne Puuti bye bimu. Puuti ye Libiya oba ekitundu ekyetoolodde n’okutuukira ddala ku Somaliya
  2. 66:19 Yavani ye Buyonaani

22 (A)bakabaka bonna ab’e Tuulo ne Sidoni, bakabaka ab’oku lubalama ng’osomose ennyanja;

Read full chapter

19 (A)Naye ndikomyawo Isirayiri mu kisibo kye
    era aliriira ku Kalumeeri ne Basani;
alikuttira
    ku busozi bwa Efulayimu, ne mu Gireyaadi.

Read full chapter

11 (A)Aliisa ekisibo kye ng’omusumba,
    akuŋŋaanya abaana b’endiga mu mukono gwe
n’abasitula mu kifuba kye,
    n’akulembera mpola mpola ezibayonsa.

Read full chapter

12 (A)Ng’omusumba bw’alabirira ekisibo kye ng’ezimu ku ndiga zisaasaanye okumuvaako, bwe ntyo bwe ndizirabirira. Ndiziggya mu bifo byonna gye zaasaasaanira ku lunaku olw’ebire olw’ekizikiza.

Read full chapter