Add parallel Print Page Options

15 (A)Abantu bagukozesa ng’enku,
    ezimu n’azitwala n’azikozesa okukuma omuliro ne yeebugumya.
    Akuma omuliro n’afumba emigaati.
Naye ekitundu ekirala akikolamu katonda n’amusinza,
    akola ekifaananyi ekikole n’emikono n’akivuunamira.

Read full chapter

17 (A)Ekitundu ekisigaddewo akikolamu katonda,
    ekifaananyi ekikole n’emikono,
era n’akivuunamira n’akisinza n’akyegayirira n’agamba nti,
    “Mponya, kubanga ggwe katonda wange.”

Read full chapter

19 (A)Tewali n’omu ayimirira n’alowooza,
    tewali n’omu amanyi wadde ategeera okugamba nti,
“Ekimu ekyokubiri ekyakwo nkyokezza mu muliro,
    era ne nfumba n’obugaati ku manda gaakyo,
    njokezzaako n’ennyama n’engirya.
Ekitundu kyakyo kifuuse eky’omuzizo?
    Nvuunamire ekisiki ky’omuti?”

Read full chapter

14 (A)Tosinzanga katonda mulala yenna, kubanga Nze Mukama, ayitibwa Waabuggya, ndi Katonda wa buggya.

Read full chapter

24 (A)Kubanga Mukama Katonda wo muliro ogwokya ne gusaanyaawo, ye Katonda ow’obuggya.

Read full chapter

18 (A)Mukama Katonda alwawo okusunguwala, era ajjudde okwagala okutaggwaawo, era asonyiwa ekibi n’obujeemu. Naye era asingiddwa omusango tamuleka nga tabonerezebbwa; abonereza abaana olw’ebibi bya bakadde baabwe okutuuka ku mulembe ogwokusatu n’ogwokuna.’

Read full chapter

18 (A)Olaga okwagala kwo eri enkumi n’enkumi ate oleeta ekibonerezo ky’ebibi bya bakitaabwe ku baana baabwe. Ayi Katonda ow’ekitalo era ow’amaanyi, ayitibwa Mukama Katonda ow’Eggye,

Read full chapter