Kaabakuuku 2:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
10 (A)Wategeka okuzikirira kw’abantu bangi,
n’oswaza ennyumba yo ne weefiiriza obulamu bwo.
Okukungubaga 4:21
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
21 (A)Sanyuka ojaguze, ggwe Omuwala wa Edomu,
abeera mu nsi ya Uzi;
naye lumu olinywa ku kikompe
n’otamiira ne weeyambula.
Isaaya 51:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)Bw’atyo bw’ayogera Mukama Ayinzabyonna,
Katonda wo alwanirira abantu be.
“Laba mbaggyeeko ekikompe kye nabawa
olw’ekiruyi kye nalina, ekyabatagaza.
Temuliddayo
kukinywa nate.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.