Add parallel Print Page Options

11 (A)eri obwenzi,
wayini omukadde n’omusu,
    ne bibamalamu okutegeera.

Read full chapter

20 (A)Omwenge mukudaazi, ekitamiiza muleekaanyi,
    era buli alaga mu kkubo ekyamu olw’ebyo talina magezi.

Read full chapter

(A)Ne bano nabo batagala olw’omwenge,
    era bawabye olw’ekitamiiza;
Bakabona ne bannabbi batagala olw’ekitamiiza,
    era bawabye olw’omwenge;
bawabye olw’ekitamiiza,
    batagala ne bava mu kwolesebwa,
    era tebasalawo nsonga.

Read full chapter

21 (A)Tewabanga kabona n’omu anywa nvinnyo ng’ayingidde mu luggya olw’omunda.

Read full chapter

15 (A)Kubanga aliba mukulu mu maaso ga Katonda. Talinywa mwenge wadde ekitamiiza kyonna. Era alijjuzibwa Mwoyo Mutukuvu ng’akyali mu lubuto lwa nnyina.

Read full chapter

18 (A)Ate temutamiiranga, kubanga mujja kweyonoona, wabula Omwoyo ajjulenga mu bulamu bwammwe.

Read full chapter

(A)Tateekwa kuba mutamiivu, era nga si mukambwe, wabula omuwombeefu, nga si muyombi era nga talulunkanira nsimbi.

Read full chapter

(A)Omulabirizi kimugwanira okuba nga taliiko kya kunenyezebwa ng’omuwanika wa Katonda, nga si mukakanyavu, nga si wa busungu, nga si mutamiivu, nga si mukambwe, nga teyeegomba kufuna magoba mu bukuusa

Read full chapter