Add parallel Print Page Options

19 (A)Laba mbawadde obuyinza okulinnya ku misota ne ku njaba ez’obusagwa n’okuwangula amaanyi gonna ag’omulabe. Era tewali kigenda kubakola kabi.

Read full chapter

Pawulo yali akuŋŋaanyizza akaganda k’obuku, naye yali akassa ku muliro, omusota ogw’obutwa ennyo ne guva mu buku obwo ne gweripa ku mukono gwe. (A)Bwe baalaba ekintu ekireebeeta ku mukono gwa Pawulo ne bagambagana nti, “Ddala oyo mutemu. Newaakubadde ng’ennyanja yagiwonye, naye era omusango gukyamulondoola teguumuganye kulama!” (B)Naye Pawulo omusota n’agukunkumulira mu muliro n’atabaako kabi konna.

Read full chapter

(A)ne babanjula eri abatume. Abatume ne babasabira, ne babasaako emikono.

Read full chapter