Add parallel Print Page Options

22 Obedi yali kitaawe wa Yese,

Yese n’aba kitaawe wa Dawudi.

Read full chapter

22 Obed the father of Jesse,

and Jesse the father of David.

Read full chapter

Samwiri Afuka Amafuta ku Dawudi

16 (A)Awo Mukama n’agamba Samwiri nti, “Olituusa ddi okunakuwala olwa Sawulo, ate nga nze sikyamubala kuba kabaka wa Isirayiri? Jjuza ejjembe lyo amafuta nkutume eri Yese Omubesirekemu kubanga nnonze omu ku batabani be okuba kabaka.”

Read full chapter

Samuel Anoints David

16 The Lord said to Samuel, “How long will you mourn(A) for Saul, since I have rejected(B) him as king over Israel? Fill your horn with oil(C) and be on your way; I am sending you to Jesse(D) of Bethlehem. I have chosen(E) one of his sons to be king.”

Read full chapter

18 (A)Omu ku baweereza n’addamu nti, “Waliwo mutabani wa Yese Omubesirekemu gwe nalaba asobola okukuba entongooli obulungi. Musajja muzira era mulwanyi, ate nga mwogezi mulungi, era alabika bulungi. Ate Mukama Katonda ali wamu naye.”

Read full chapter

18 One of the servants answered, “I have seen a son of Jesse(A) of Bethlehem who knows how to play the lyre. He is a brave man and a warrior.(B) He speaks well and is a fine-looking man. And the Lord is with(C) him.”

Read full chapter

12 (A)Bowaazi ye n’azaala Obedi ate Obedi n’azaala Yese.

Read full chapter

12 Boaz(A) the father of Obed and Obed the father of Jesse.(B)

Read full chapter

13 (A)Yese n’azaala

Eriyaabu, eyali mutabani we omukulu; Abinadaabu nga ye wookubiri,

Simeeyi nga ye wookusatu,

Read full chapter

13 Jesse(A) was the father of

Eliab(B) his firstborn; the second son was Abinadab, the third Shimea,

Read full chapter