Add parallel Print Page Options

35 (A)Kubanga najja okwawukanya

“ ‘omwana owoobulenzi ne kitaawe,
    n’omwana owoobuwala ne nnyina
n’okwawukanya muka mwana ne nnyazaala we.
36     (B)Abalabe b’omuntu banaabanga ba mu nju ye.’

Read full chapter

(A)Kubanga omulenzi agaya kitaawe,
    n’omwana alwanyisa nnyina,
muka mwana n’alwanyisa nnyazaala we.
    Abalabe b’omuntu, bantu be, ab’omu nju ye bennyini.

Read full chapter