Add parallel Print Page Options

11 (A)Era bannabbi ab’obulimba bangi balijja ne bawubisa abantu bangi.

Read full chapter

11 and many false prophets(A) will appear and deceive many people.(B)

Read full chapter

23 (A)Bwe wabangawo omuntu agamba nti, ‘Kristo ali wano, oba ali wali,’ temubakkirizanga. 24 (B)Kubanga bakristo ab’obulimba balijja, ne bannabbi ab’obulimba nabo balijja ne bakola eby’amagero n’ebyewuunyo; nga singa kibadde kisoboka, bandilimbyelimbye n’abalonde ba Katonda.

Read full chapter

23 At that time if anyone says to you, ‘Look, here is the Messiah!’ or, ‘There he is!’ do not believe it.(A) 24 For false messiahs and false prophets will appear and perform great signs and wonders(B) to deceive, if possible, even the elect.

Read full chapter

Omulabe wa Kristo

18 (A)Baana bange, ekiseera ekisembayo kituuse. Mwategeezebwa ng’Omulabe wa Kristo bw’agenda okujja, era ne kaakano waliwo abalabe ba Kristo bangi, era kwe tutegeerera ng’ekiseera ekisembayo kituuse.

Read full chapter

Warnings Against Denying the Son

18 Dear children, this is the last hour;(A) and as you have heard that the antichrist is coming,(B) even now many antichrists have come.(C) This is how we know it is the last hour.

Read full chapter