Add parallel Print Page Options

(A)Awo Yesu bwe yali mu nnyumba ya Simooni Omugenge e Besaniya,

Read full chapter

Yesu Ayingira mu Yerusaalemi n’Ekitiibwa

11 (A)Awo Yesu n’abayigirizwa be, bwe baali basemberedde Besufaage ne Besaniya ebiriraanye Yerusaalemi, nga batuuse ku lusozi olwa Zeyituuni, Yesu n’atuma abayigirizwa be babiri babasooke mu maaso.

Read full chapter

Okugenda mu Ggulu

50 (A)Awo Yesu n’abakulembera ne balaga e Besaniya. N’ayimusa emikono gye waggulu, n’abawa omukisa.

Read full chapter

Okufa kwa Laazaalo

11 (A)Awo olwatuuka omuntu ayitibwa Laazaalo eyali e Besaniya n’alwala. Besaniya ky’ekibuga Maliyamu ne Maliza bannyina ba Laazaalo mwe baali.

Read full chapter

18 (A)Besaniya kyali kumpi ne Yerusaalemi, kilomita nga ssatu.

Read full chapter

Yesu Asiigibwa Amafuta ag’Akaloosa e Besaniya

12 (A)Bwe waali wakyabulayo ennaku mukaaga emikolo gy’Embaga ejjuukirirwako Okuyitako gitandike, Yesu n’ajja e Besaniya ewa Laazaalo gwe yazuukiza.

Read full chapter