Add parallel Print Page Options

Amannya gaabwe ge gano:

Eyava mu kika kya Lewubeeni yali Sammuwa mutabani wa Zakula.

Eyava mu kika kya Simyoni yali Safati mutabani wa Kooli.

(A)Eyava mu kika kya Yuda yali Kalebu mutabani wa Yefune.

Eyava mu kika kya Isakaali yali Igali mutabani wa Yusufu.

Eyava mu kika kya Efulayimu yali Koseya mutabani wa Nuuni.

Eyava mu kika kya Benyamini yali Paluti mutabani wa Lafu.

10 Eyava mu kika kya Zebbulooni yali Gadyeri mutabani wa Sodi.

11 Eyava mu kika kya Manase, ky’ekika kya Yusufu, yali Gaadi mutabani wa Susi.

12 Eyava mu kika kya Ddaani yali Ammiyeri mutabani wa Gemali.

13 Eyava mu kika kya Aseri yali Sesula mutabani wa Mikaeri.

14 Eyava mu kika kya Nafutaali yali Nakabi mutabani wa Vofesi.

15 Eyava mu kika kya Gaadi yali Geweri mutabani wa Maki.

16 (B)Ago ge mannya ag’abasajja Musa be yatuma okugenda okuketta n’okwetegereza ensi eyo. Musa yali atuumye Koseya mutabani wa Nuuni erinnya Yoswa.

Read full chapter

32 (A)Bwe batyo ne babunya mu baana ba Isirayiri alipoota etaali nnungi ng’efa ku nsi gye baali bagenze okuketta; nga bagamba nti, “Ensi gye twayitaayitamu nga tugiketta tesobola na kuliisa bantu baayo abagituulamu; ate n’abantu bonna be twalabamu baali ba kiwago.

Read full chapter