Add parallel Print Page Options

Omusota Ogw’Ekikomo

(A)Ne basitula okuva ku lusozi Koola, ne bakwata ekkubo eriraga ku Nnyanja Emyufu, balyoke beetooloole ensi ya Edomu. Abantu nga bali ku lugendo olwo ne batandika okuggwaamu obugumiikiriza.

Read full chapter

The Bronze Snake

They traveled from Mount Hor(A) along the route to the Red Sea,[a](B) to go around Edom.(C) But the people grew impatient on the way;(D)

Read full chapter

Footnotes

  1. Numbers 21:4 Or the Sea of Reeds

(A)Bwe tutyo ne tweyongerayo mu lugendo lwaffe nga tuyita ku baganda baffe abazzukulu ba Esawu ababeera mu Seyiri. Ne tuleka ekkubo ly’Alaba eririnnyalinnya okuva Erasi ne Eziyonigeba, ne tukwata ekkubo eriyita mu ddungu lya Mowaabu.

Read full chapter

So we went on past our relatives the descendants of Esau, who live in Seir. We turned from(A) the Arabah(B) road, which comes up from Elath and Ezion Geber,(C) and traveled along the desert road of Moab.(D)

Read full chapter

13 (A)Ne bava awo, ne batambula ne basiisira emitala w’omugga Alunoni, oguli mu ddungu erituuka ne ku nsalo ya Abamoli. Omugga Alunoni ye nsalo ya Mowaabu, eyawula Mowaabu n’Abamoli.

Read full chapter

13 They set out from there and camped alongside the Arnon(A), which is in the wilderness extending into Amorite territory. The Arnon is the border of Moab, between Moab and the Amorites.(B)

Read full chapter